ABAKYAALA MUYIGE OKUWAANA KU WIRE ZABASAJJA BAMWE MUBAZEEMU KUMANYI – SOOKA OLABE ONO MWANAMUWALA KYEYEEKOZE

By: Muto wa senga: Abawala balina ekizibu kyokulemelelwa okuwaana wire zabasajja babwe olwookuba balina ensonyi nyinji nebeelabila nti omusajja naye muntu ella yeetaga okumusanyusaamu nga omusuusuta.

Okuwaana omwagalwa ekisooka kimuleetela okukililizaamu nti mubutuufu byona byomwagala byadala ate mukaseela kekamu kiyambako okusumulula obusuwa bwomukwaano. Bwogezaako ekintu kino ekyokusuusuta omwagalwa wo, ojja kulabba nti naye okulabilila tekijja kubeela kizibu.

Ebiseela ebisinga, abawala oba abakyaala abafumbo beefula nti omusajja bamumanyiiza amasso ella tewali kuye kipya olwo nebawa abawala bekampala akeganya okusobola okubawambila abasajja babwe ate olumala nebakaaba.

Yiino video nga ono celeb afiila kumusajawe

 

Recommended For You

About the Author: admin