Bakulu boka: ENGELI JOOLINA OKUTANDIKAMU MUNNO NGA MULI MUMUKWAANO – MULEKELE AWO OKUBAMILA BANAMWE NEMUBATAMYA AKABOOZI

By: Muto wa senga: Ekigambo mukwaano kyekintu abantu kyebalina okusiinga okusaako amanyi olwo obulamu nebubatambulila bulungi nadala nga oli nomuntu gwosinga okwaagala.

Wabula, ensangi zino, abantu balemeledwa okunyumisa akaboozi olwengeli jebatandikamu banaabwe eteyagazza wadde. Omukwaano guweebwa obudde okweetegekka olwo nga kino kyo mubunambila kisobola okusobozesa abantu bombi okunyumilwa.

Munno muleleeko nadala nga mukyaala. mulekele awo okumala gagwiila banamwe nga enkoko kuba akaboozi akatanyumye kakweetamwa omuntu yenna gwoobela okanyumiza naye newankubadde obeela omwaagala nyo.

Bu suprise bunyumisa omukwaano, munno muleeteleyo obulabo oba mutwaaleko out. Muve kubintu byokulowooza nti munno tasanyuke nga omuleetedde akagoye oba akagato kuba buli kilabo nadala nga kiva wamwagalwaawo kiba kyamanyi

 

Recommended For You

About the Author: admin