By: Shifrah Kayaga: Omukwaano tegumanyi mugagga naye nebyaagudde ewa eddy kenzo paka nakatti twewunya oba ono anaamala natelela oba embeela yakwoononeka lubeelela. Jukila nti weekend eno eyaakagwa, rema namakula yatukubako ekibaati kyoluleenzi ekyaleka buli omu nga yewuunya engeli omuwala ono jeyakikolamu.
Banji babadde babiyita byabulimba ella nga bagamba nti eno video shoot rema tanaba kufuna musajja mulala. Wabula, olwaamaze okutegeela nti bituufu, omwami kenzo wanno weyasiizide nawandika obubaka obwaalese buli omu nga munakuwavu.
Eddy kenzo ebanga eliyisse abadde talina budde ella nga babadde nyo muntalo nemukyaalawe . Okuva bwebayawukana, remah yafuna akazigo mweyeepagisiliza wabula kino tekyawaliliza kenzo kugenda kulaba nsonga lwaki mukaziwe yadusse.
Weekend eno, remah namakula yatulaze olulenzilwe olupya nga nemikolo jokubatwaala mubufuumbo obutukuvu jaatandisedda.