By: Shifrah Kayaga: Oluvanyuma lwomuwala martha kay okufulumya obutambibwe obwomukisenge nga abuweleza baawe, abantu banji baali tebakisuubila nti asobola okola ekintu nga kino ella bangi kubo bamukyaawa.
Wabula, webukeelede nga mwana muwala yetonda nesekweetonda yenna elli bulyoomu eyawulila obubbi oba gweyeesitaza nga alabye obutambibwe obwomukisenge. Ono ategeezeza nti kyona ekyaakolebwa kyaali kyakusuula linya lye wabula ekimuluma kili nti nabawagizi bbe abasinga bonna baali bamudukako.
Ekyewunyisa ono siyasinze okuwandika ebaluwa bweti nti nne eddy kenzo olwaawulidde ebya remah naye nasalawo okweetondela ku social media nga bwasaba abantu baleme kuba obulumi bwaayitamu bunji nyo.