By: Shifrah Kayaga: Oluvanyuma lwensasage eyaliwo wakatti wa pastor aloysious bujingo wamu nomukyaala teddy bujingo, baano baasalawo okwawukana mububi oba mubulungi kuba buli omu yali akooye emize jamunne.
Wabula, olunaku lwegulo omukyaala teddy yavudeyo nakaaba amaziga mumaaso ga camera nga ategeeza nti abaana batuuse okudayo musomero naye buli olukubila kitaabwe agaana okukwaata esimu olwobusungu bwalina kunyaabwe.
Ono yakubidde minister nakiwala omulanga nga amutegeeza nti ajje munsongazabwe aziteleeze kuba abaana bebaboneleza tebalina musango nadala kubizibu ebyaabatuukako.
laba video nga bujingo alangila mukyaalawe