“ANI YAKUWA OLUKUSA OLUGANZA OMULWADEWO NOTUUKA NOKWEGATA NAYE?” – DR. SEBUNYA HAMZA POLICE EMUNOONYA LWAKWEGADANGA NEYALI OMULWADEWE REMAH

By: Shifrah Kayaga: Bino sibyaakugwa kati oluvanyuma lwapolice ye uganda okutebelezebwa okubiyingilamu oluvanyuma lwabasawo okwemulugunya nga hamza bwaali okuboononela elinya.

Kigambibwa nti remah okusisiikana omusawo sebunya hamza nga wetwoogelela ono yebaawe kati, banyonyola nti beesisinkana kudwaalilo nga remah namakula agenze okumujanjaba ella bulyoomu nasiima munne.

Ensonga eno yaleetedde abantu okwesikamu nga beebuza nti atte remah eyali omulwadde kyavakuki okubeela nga beekwana okutuuka okwegatta. Wanno abasawo webatandikidde okwemulugunya nga babuuza nti watya nga hamza yeegomba omulwadewe okukakana nga yegasse naye ekitakilizibwa

Sebunya hanza wamu ne remah namakula kinajukilwa nti omukwaano gwabwe baagukuba mulujudde lwabantu oluvanyuma lwokwesanga nga gubasaza mukatti ella wanno abasinga baali balowooza nti watya nga bino byaabulimba ella nga bano balina vide jebali oku shootinga

Wabula oluvanyuma lwa eddy kenzo okuwandiika kumutimbaganogwe ogwa facebook nga yeegayilila remah amusonyiwe ella nga amwagaliza kisa mubufumbobwe obupya, kino kyaletela abantu okukiliza nti kyandiba kituufu omukyaala yagenda

Bbo abantu ensombi baajisa ku eddy kenzo eyalagajalila enyo omukyaala ono nga mubaga lyemyaka omukaaga ono teyalagako suubi lyakuwasa remah

Recommended For You

About the Author: admin