By: Shifrah kayaga: Oluvanyuma lwamawulire agenjawulo okuyitana nga eyaliko omuyimbi wa blue 3 jackie chandiru okugwa edalu olwebilagala-lagala, yadusibwa mudwaalilo okusobola okufuna obujanjabi mubunambilo.
Wabula, kyewunyisiza nyo abantu wamu nabasawo nti jaabadde akubibwa yaduseeyo ella neyeekweka oluvanyuma lwa mbu okuwulila nga abasawo bateeka okumutemako omukono ogwabadde guvunze olwempiso zenjaga zeyali yeekubako.
Aboluganda nabemikwaano wamu ne police basitukilawo okunoonya jackie mubwangu naye nga kyewunyisa nti paka nakatti ono tanabba kuzuulwa. Egambo zatandise dda okuyitigana nti okusiizila embeela ono yeyali alimu, yandiba yamala dda okulusuulamu akaba
Bbo abawagizi ba jackie chandiru nakatti bali kusaala enkabwe okusobola okulaba nti wakili omuntu wabwe adda nga mulamu bweteke
Ekyewunyisa kumbeela ya jackie chandiru, kili nti omwami eyamukuba empeta yeyasalawo okubeela nga ayoonona obulamubwe bwona.
Sooka olabe video