ZINO ENSONGA ZITABUSE: PAKA NAKATTI LYDIA JAZMINE AKYATIDDE OKWATULA NANYINI LUBUTO LWE – SOKA OLABE OLUKALALA LWABASAJJA OTUGAMBE ANI GWOSUUBILA

By: Shifrah Kayaga: Ebintu binji ebituuka kubantu nebawunga naye nensonga ya mwana muwala Lydia jazmine wamu nensonga zolubuto lwe zikutte wansi newagulu

Abantu webwaakeledde nga ekibali kumimwa kya mwana muwala Lydia jazmine okubeela nga ali lubutto. Wabula, ekyewunyisa kyakubeela nga omuwala ono amazima naye yandiba tamanyi nanyini lubuto nga abantu abenjawulo bwebayogela.

Olunaku olwaalelo tukuleetede olukalala lwabasajja abaali baliddeko munsuwa ya Lydia jazmine otubuulile gwe ani gwosuubila:

Rabadaba ella nga ono muyimbi wa lulango yasubilizibwa okukwaata mubintu bya jazmine. Kino kyaaletawo nobutakaanya wakatti wa Lydia jazmine ne bad black oluvanyuma lwa bad black okuwaana wire ya rabadaba

Geosteady yemusajja omulala asubilizibwa okukwaata kukigambo kya jazmine nga ono oluvanyuma lwokuyimba akayimbe keyakola ne jazmine, abantu banji baatandika okumuteebeleza nengeli jaali engalo nti alabika yemiisa kubintu bya lydia

Daddy Andrea nga ono ebiseela ebibadde biyise emabega gwaabade apepeya naye okutuuka nokubakwaata obutambi nga balya obulamu. Nabyekityo abantu olwawulidde kulubuto lwa jazmine batandikiddewo okwoogela ku daddy andrea

Eddy Kenzo nga ono abantu 80 ku 100 bamusonzeemu olunwe ella nebategeeza nti kyandibadde kilungi singa ono atandikilawo okuwa jazmine obuyambi kuba kino tekyaatagisa DNA wabula okukiliza obukiliza olubuto

Bad black naye kigambibwa yayitayo ella nga wanno balumiliza jazmie okubeelamu nembeela wamu nemize ejaagala bawala banne. Nabwekityo bano okuva bwebeekyawa baali bantandika okwewalana bad black okutuuka okugamba jazmine nga bweyeeyelusa

Recommended For You

About the Author: admin