LWAKI BULI LWENTANDIKA OKUKOLA OMUKWAANO NOMUSAJJA WANGE, AKOOWA MANGU NEYEEBAKA – NZE ALIKO’BUZIBU OBA MUSAJJA? – NSABA KUMBUULILA BAMBI

By: Muto Wa Senga: Mikwaano mwebale jona jemutuusizaako engalo. Nina ekiintu ekinuma kumutima ella nga kino kikwaatagana nebawange. Buli lwetugenda mukisaawa, omusaja wange akoowa mangu neyebaka kwegamba nze nebisobela.

Kino kyaatandika nga ekyokusaga naye jebigukila nga mubutuufu ekizibu kyeetaga kumagezi gabakugu. Mbadde nomusajja okumala omwaaka mulamba ella nga fena tweyagala okufaako obuffi wabula, ekitamiza bulikimu yemusajja okubeela nga akoowa mangu ate neyeebakilawo

A house maid in the Gulf (AP).

Nze ndi mukyaala ella nkola buli kisoboka okulaba nga baawange asikilizibwa buli lwemwambalila obugoye. Ono akulaga mwetegefu okugenda mukagoba awo wona woobela omwaagalila, Wabula, ekinuma bwetutaandika omukwaano, ono aba tanaba nakumala nsonga nga yatandise dda okukaaba obukoowu.

Nkimanyi emilimu ja baawange jikooya naye nage nga omukyaala byenkola ewaka bibeela binkooya. Wabula ekisinga okunuma simanyi oba nze aliko ekizibu ekileetela omusajja okunetamwa amangu buli bwetugenda mukisaawe oba yye yeyeetaga edala.

Nsaba kumagenzi bambi

Recommended For You

About the Author: admin