video: SK MBUGA AYOGEDE BAKAWUUKUMI ABAMULEKELELA NGA ALI E SWEDEN – ASUUBIZA NTI ALINA OKUBASASULA KAKIBE KKI

By: Shifrah Kayaga: Omugaga engeli jeyakomyeewo kukaalo yesaawa bulyomu eyamulekelela atandike okukaana kuba wakwaawula muba kawuukumi abamulekelela mu buzibu ella nga yasuubiza nti kakibbe ki alina okubasasula.

Kinajukilwa nti mbuga abadde mukomela lye sweden okumala ebanga lyamwaka mulamba nemyeezi ejigwaamu kumisango jokuba sente zomuzungu ezaali zitemela mu billion 23. Wabula ono kooti eyasembyeeyo olwatudde nelaba nga obujulizi kumusango gwebamusibako tebumala, nebasalawo okumuta ekyamuleetedde akaseko kumatama

Mbuga yakomyeewo e uganda ku saturday ella nga yayanilizidwa wakati mumizila eminji ella nga abakungu abenjawulo baalabidwaako ku kisaawe entebe. Wanno abemikwaano ne ganda bamuwadde ebimuli okuli naabana bbe bwebatyo nebamuyisa kulugudo nga abawagizi bakuba enduulu okufaako obuffi.

Leelo bwetukozeeyo interview naye, ono ayatudde nti abantu banji beyali asuubila okumuyamba tebamuyambye, nolweookyo yye abeyitidde ba kawuukumi balina okukolako

laba video

 

Recommended For You

About the Author: admin