By: Shifrah Kayaga: Buli kimu kimala nekigwa naye engeli abantu betwatandika nabbo jebatulekawo olumu ekwaasa enaku. 14K bwongo abadde omuwandiisi wenyimba za fresh kid alekulidde
14k bwongo abadde mu kibiina kya DE TEXAS nga munno abaddemu okumala emyaaka esatu. wabula oluvanyuma lwokuleetamu omuto fresh kid, ono yamweekwatta ella natandika okumuwandikila enyimba ezamufuula owetutumu
Munyimba zeyamuwandikila mwemwaali Bambi, Sibiliimu, banteeka ne tip tap ella nga ono bwobadde omusanga ne fresh kid obadde oyinzo okulowooza amulinako oluganda olwengeli jebabadde babeela abasanyuffu nga baatandika nakwambala bifaanagana
Bwongo ekyamujje ewa manager francis tekinaba kutegeelekeka naye nga ye yayogedde amazima nti tewali yamugobye wabula wabadewo ebizibu ebyamujeeyo. Ensi weeli eli mubwelaliikilivu kuki ekidako elli omuto fresh kid
Sooka olabe video eno