“Nkidamu Kumaanina genda owasse nyoko” – Sheikh muzaata awemudde eddy kenzo abantu nebawulila enaku

By: Shifrah Kayaga: Olunaku lwegulo lwabadde lwamasanyu eli abamu naye nga atte ewabalala olunaku lwaabadde lwanaku

Eddy kenzo olwaalabye nga mukazi we bamaze nebamutwaala mubufumbo obutukuvu yanakuwadde nyo naye atte nasigala nga mukakamu kuba yabadde talina kyakola. Bwatyo yawandiise ku facebook yye nti Allah yasazeewo ella alina ensongazze

Wabula, kubantu abanji abaabadde kumukola gunno, abagagga abatamanyikidwa muwendo betabyeeko ella nga kuno kwekwabadde ne sheikh muzaata eyawewedwa akakisa akabuulilila mwana muwala rema naye ebigambo byeyakozeseza byanakuwaza abantu

Muzaata yebaziza remah okwegobako busemyeekozo ella namukakasa nti eddy kenzo kasajja sajja akekwasa obusonga songa ella singa kisoboka kandiwasiza nyina waako

laba video yomukola

Recommended For You

About the Author: admin