By: Shifrah Kayaga: Ensonga zino zikutte wansi newagulu oluvanyuma lwa sheikh muzaata okuvuma eddy kenzo nga amulangila okugendde okuwasa nyina
Bino ono yabyoogelela kukukyaala kwa remah namakula ella neyebaza remah nga amugamba nti yawonye busemyekozo obuliwo obubeezi okulya naye nga tebwaagala kuwasa. Ono yayongeddeko nga agamba eddy kenzo bwaba ayagala mukyaala atuukilidde agende awase nyina
Wanno kenzo weyasinzide okuwandika ku facebook yye nga ategeeza nti maama we yaffa emyaaka 20 emabega ella ndowooza yensonga lwaki yeyisa mungeli eno. Nabwekityo nategeeza muzaata nti amusonyiwe kuba nyina taliiwo
Abantu wano webasinzidde okutamila muzaata ekintu ekyamuleetedde okwetonda namusaba ekisonyiwo nga abaluganda mubusilaamu
Yiino video