By: Shifrah Kayaga: Zino ensonga sizakugwa katti kuba okuva remah namakula bweyakoze okukyaala kulwokusatu, banyi kyabanyiiziza nyo
Abantu abenjawulo baavudeyo nga bayomba nga bwebeebuza lwaki remah yasazeewo okutwaala omwana amal musuuza mumikolo ejimutwaala mubufumbo obulala ewomwami sebunya hamza nga abawagizi bbe gategeeza nti kino kyaabade tekisaana
Olugambo lututuuseko nti lydia jazmine yye asazeewo okukwasaganya omwana wa remah ne kenzo paka nga banno baze mumbeela. Mbu ono asabye remah amuwe omwaana kuba naye mukazzi asobola okulabilila omwaana
Abawagizi bataamye nga beebuza kaki ono kaali okubala
Sooka olabe video yemikolo