By: Our reporter: Yesaawa buli omu bamuzze mukiti mwajja wabula nemwana muwala rehemah namakula avudemu omwasi kubazze bamuvuma obwamaalaaya okuva bweyasalawo okuva ewa Kenzo nalumba ewa
Dr hamza sebunya Okukyaala lwomukulu remah nemunne kubadde kwaakwagwa wabula ebyayogerwa byaali binji nyo omwali nokumunenya kunsonga lwaki yatutte omwanawe Amal kumukola ogumutwaala mubufumbo obulala
Wabula remah kuva dda yali asilisse ella nga azze avumwa empisa embi no kumanyiila Eddy Kenzo ekintu ekyamukyaakalanyiza. Remah AYANUKUDDE buli azze amwogelela ebisongovu nga bwabagamba nti bamimwa jabwe balina esembe okwogela
Wanno wasinzidde nategeeza nti yagenda kulqanagana namuntu yena Kuba teyataga stress wadde paka nga emikolo jje jiwedde. Ella ategeezeza bulyoomu nti wade be okwaaama kasita yye yafunye kyeyabadde ayagala
sooka olabe omukolo