Olwo bwogaana okuyimba nendekela awo okufuna sente, damu kumagezi naawe – sheikh ayanukudde obubaka bwa eddy kenzo

By: Shifrah Kayaga: Kati wanno fe twasazewo kusilika ebilala tubilekele mwe abamanyi bwe mubeela musala omusango kuba ffe bituseeko

Okuva olunaku eddy kenzo lwebamutaanula nga bayogela nga bwatalina mpisa mbu ella alina kuwasa nyina mukiffo kyokufuna omukazzi omulala. ono kinno kyamunyiiza nyo nokutuuka okuwandika ku social media page yye eya facebook nga akolimila yenna eyali akimugambye

Abantu banji omwali abawagizi ba kenzo wamu ne remah baatamila omukulu ono nga bagamba nti ono yali asuse wayali alina okukoma. Kino kyawaliliza omukulu okwetonda mubunambilo ella nasaba ediriisa amusonyiwa wabula bitwewunyisiza nti bino byaali byabulimba ella eno page teyali yamwami oyo

Kenzo okuva ebyo bwebyaatusewo tanakoma kuwandika ku facebook page yye ella nga ono buli kadakiika abeela akolima nga bwagamba nti omutu tasobola kumuvuma gwakulya bisiyaga nagwakwagala maama we.

Ono yalayidde nti tagenda kudamu kuyimba kakibe kki paka nga omukulu ono yetonze. Wabula okuva bweyayogedde, tewali noomu yetonze

sooka olabe video

 

Recommended For You

About the Author: admin