By: Shifrah Kayaga: Hmm byampuna kyoka nga byandiba bituufu naye nolutalo wakatti wa mc luzze wammu nemwana muwala zahara toto lwandiba lukyaagenda mumaaso.
Okuva zahara toto bweyalazze omusajja we omupya nga ella ono yatusuubiza nti wakumukuba ekidaala esaawa yonna, banji banyiize nyo nebamuvuma ella nga abasajja abenjawulo bulijjo baakula tebanalekela awo kulaga busungu bwabwe
Wabula, ekyewunyisa mubanno mwemuli nomukulu mc luzze eyavudeyo nayomba nti bulijjo amanyi bamuleka kufuna musajja wamanyi ategeelekeka naye kikwaasa enaku nti ono mukijjo kyokufuna omuntu yafuna sodde
Mc luzze kinajukilwa nti yaliko muninkini wa toto naye okuva bwebeekyaawa banno nebatandika okwelangila ebisongovu ebyaleetela abantu okukwaata kutama nebeewunya