By: shifrah kayaga: Kyo kituufu tukilize nti bambi omwami eddy kenzo yye yandigwa edalu oluvanyuma lwokubeela nga paka nakatti tanaba kukoma kukaaba olwa rema okusalawo okumuviila
Kinajukilwa nti remah namakula yayawukana ne eddy kenzo wabula mubanga tono dala ono yafunilawo omusajja eyali yetegesse okutuukiliza ebilootonbye ela nga ku independence day dr sebunya hamza yasalawo okukyaala ekintu ekyaatisa enyo remah
Okuva bino byona bwebyaatukawo, kenzo abadde takyaasobola kutuula wamu nakakano oluvanyuma lwokubeela nga buli lwakiliwoozako atulika naakaba oba nangede ku facebook yye nawandika buli kimuli kumutima
Leelo musajja wattu eddy kenzo afudeyo nakaaba nga bwagamba remah ajukile ka video keyasembayo okukola nga bali musanyu ella nategeeza nti singa remah asobola najukila ebisuubizo bye