By: Our reporter: Okuva ekivulu kya osobola bwebakijawo sidangamu kuwulila kubantu ba people power nga bavaamu kigambo wadde, mwamala nemukiliza nti ekibiina tekilina jekibatwaala oba
Bobiwine oba kale muyite robert kyagulanyi yakulila ekibiina kya people power naye oluvanyuma lwokulanda carbinet empya nokuleetamu obusosoze eli abantu nadala fullfigure omu kubataafuna kiffo, elyani nelitandika okukendeela
Kino kyatuleetede okwebuza nti watya nga people power elina akalala kepanga nga tetumanyi oba nga seekyo bakakanya obusungu abawagizi nebagwaamu esuubi. Tusaba kundowooza yamwe kukintu kino
laba video nga police ekomya ekivulu kya osobola okubeelawo