Eddy kenzo akomyeewo mu uganda abawala nebabula okugwa edalu – Police elinye egele mulugendo lwe

By: Shifrah Kayaga: Oluvanyuma lwobuvuyo obuzze bubeelawo wakati wa eddy kenzo wamu nemwana muwala remah namakula nga bano bassalawo okukyankalana ella nobufumbo bwabwe nebabusazaamu

Wabula, remah namakula mubunambilo yamala nafuna omusajja eyamutegeela ella okukyaala kwabwe kwaleka abantu abenjawulo nga boogela bwama oluvanyuma lwebintu ebyatwalibwa muba senga ba namakula

Omwami sheikh muzaata mukwogela ebigambo ebisiibula omugole yamwebaza okugoba kenzo namugamba nti yawonye bu semyekozo obutalina future. Ono yasalawo nti kenzo bwaba ayagala agende awase nyina mukiffo kyokumalila abawala obudde

Eddy kenzo kuluno yasazeewo aveeyo ajje e uganda nga asaba omwami muzaata amwetondele

yiino video

Recommended For You

About the Author: admin