By: Our reporter: Oluvanyuma lwa eddy kenzo okumala akaseela akawela nga yetegekela okudda e uganda, leelo amaze nalinya ekigele munsi yye ekintu ekileetede abawagizibe okumwaniliza nga omuzila
Olunaku lwaalelo omukulu ediriisa musuuza akomyewo wabula nga police bwelabye akavuyo kaasobola okukola mukampala nesalawo okusalako abantu bbe ababadde bamugobelela omuli ne banamawulile wamu nebanabyaabufuzi
Kino kileetede abantu okuva mumbeela okutuuka nekiseela nebatandika okuwanyisiganya ebisongovu ne police okukakana nga batandise okwaagala okulwaana. banakatemba nabayimbi abenjawulo bwebatti bwebayogedde kunsonga