Senga Mirembe awadde ensonga lwaki omusajja omwavu awooma okusinga omugagga – Abakyaala mujje tugabanne ekyaama

By: Muto wa senga: Ensagi zino abantu abasinga balemeledwa okubeela mubufumbo olwengeli abagalwa babwe bwebabayisaamu nga bo balabba sinungi

Olunaku olwaalelo twatukilidde senga mirembe okumubuuza kunsonga lwaki omusajja omwavu awooma okusinga omugagga ella zizino ensonga zeyatuwadde. Bwobeela mukyaala nga oyagala okugabanna ebyaama, mwanawattu sembela

Ebiseela ebisinga ebilooto byabana abobuwala byakubeela nga bafuna omusajja akozeemu kukasente, wabula, wamala okubeela naye nalaba nga obulamu butambula bulunji, olumu besanga nga waliwo ekikyaabanja

Omusajja omugagga ebiseela ebisinga taba nabudde wadde akatono ella bwomusanganga nga alina sente atte nga nakadde akakuwa mwanawattu nwezza bunweza. Banno babeela nobudde butono dala kyoka nga buli kilooto kyamukazzi kwekufuna omusajja agenda okumuwa akadde

Abasajja abagagga tebabeela na care ebiseela ebisinga. Bbo baba balowooza nti bwowa omukazzi sente nebyeetago awo kibeela kiwedde. Basebo abavu bakussa care nowulila nga kyeekyo ella yensonga lwaki omukazzi bwafumbirwa omugagga yesanga afunyeeyo ka painkiller akamumalako stress

Omusajja omugagga tagambwaako. yye alowooza sente zezifuga omukwaano naye nga atte binno biffu nyo. Buli mukazi bwabba anyiize yetaaga okufuna obuvumu obugamba kumunne kyoka wesanga nga banno abagagga beefuna vumbi munsonga zokugambwaako

Bwoba oyagala okuyiga kunsonga zobufumbo kuba kweno enamba 0772893724

Recommended For You

About the Author: admin