Zizino ensonga lwaki President museveni yalonze Butcher man ne Catherine kusaasira okubeela ba advisor bbe abapya. Kki kyolowooza kunsonga eno?

By: Shifrah Kayaga: Oluvanyuma lwa butcher man okuvaayo nayatula ensonga lwaki takyasobola kukola na bobiwine olwenkwe ezigenda mumaaso yye kyagamba nti kyamunyiiza nyo, leelo yasazeewo nakyusa edilo

Butcher man wamu ne bobiwine kinajukilwa nti baali bamikwaano nffa nffe okutuuka nokulonda bobiwine nga president wa ghetto atte nga butcher man yeyali vice president. Wabula, oluvanyuma lwa bobiwien okuwangula ekiffo mu parliament ya uganda, kino kyanyiiza nyo butcherman okutuuka okwagala okufuuka president wa gheto

Olunaku olwegulo butcher man yasisinkanye president museveni mulukugana olwategekedwa ella namunyonyola ebizibu ebili side za ghetto. Kino kyasitudde museveni okugendayo ella nga olwabadde okutuuka yasanze ekifananyi kye bakisiiga kukisenge nga akabonelo akalaga nti bamwagala nyo

Museveni yawadde butcherman ekiffo kyobwa advisor okusobola okulaba nga amuyambako mubuli kizizbu ekigenda mumaaso side za ghetto ella namukubiliza oku reportinga ku president’s house buli lwaba alina kyeyeetaga.

 

Recommended For You

About the Author: admin