Patoranking yejusa okujja e uganda – ekivulu kyamusaze kyoka nga nabayimbi nga gravity baaganye okuyimba mbu sente baamuwadde ntono

By: Shifrah Kayaga: Patoranking muyimbi okuva munsi yye nigeria wabula nga bwogobelela abantu bayimbye nabbo e uganda mwemuli fik fameica nakayimba kke keyakola aka omu bwati

Wabula ku friday ewedde, ekivulu kyono omukulu kyagenda mumaaso nga abantu abasobola okujja bajja nawankubadde nga enkuba yabakuba okufaako obuffi. Patoranking yewunya nyo okulaba nga abantu abazze elugogo tebaaweza wadde half yekiffo nga banno baali batono dala

Kino kyamutiisa okutuuka okulowooza oba abantu beyalanga nabbo tebakuba bulunji bulango oba nga abantu bbe uganda baali tebamwaagala byansuso nga bweyali alowooza. Ebyo nga obilisse abamu kubayimbi abaalina okuyimbe beekyanga

Gravity olwaali okulinya ku stag e nayimba akayimba kamu nagenda nga abantu baasigala beebuza lwaki tayimbye nga bwekyasubilwa abanji okutuuka okulowooza nti oba akasente kebamuwadde kekabadde akatono

Laba video

 

Recommended For You

About the Author: admin