Sheilla namukola omulundi gumu gwoka ella twaali wa Amanda – ffena twali tutamidde nga tetumanyi kyetukola. Grunade aseseza abawagizi bwayogedde ebitakwaatagana

By: Shifrah Kayaga: Oluvanyuma lwebibadde bigenda mumaaso wakatti wa sheilla gashumba nemune grunade omuyimbi, kyadaki ono amaze nayogella ebituufu

Kinajukilwa nti week ewedde emabega, grunade wamu ne sheilla bagwa munsasage nga entabwe yava kumukwano gwa sheilla okuvaayo nayogella nga grudane bwakwasaganye sheilla god’s plan wataba ekintu ekyewunyisa abantu

Wabula, sheilla binno yabyegaana ella nategeeza nti amanda muwala malaaya asobola okukola buli kisoboka okukyawaganya buli muntu afunye omwagalwa. Yayongelako nti ono akozesa nebilagala lagala ebimuleetela okwogela ebitakwaatagana

Grunade ensonga zino zonna yazegana ella neyeegana nokubeelako yeka mukisenge ne sheilla gashumba nga bwalayila nti sheilla amutwaala nga kawalake. Wabula amazima amapya gazudwa nga amanda atandisse okwoogela ebyaama byona mu full swing nga grunade bwazze akola sheilla ekintu grunade kyagamba biffu tamukola ngako milundi mingi

Recommended For You

About the Author: admin