By: Shifrah Kayaga: Binno byebimu kubantu byebazze bayogelako bwekijja kubanayuganda nadala abayimbi abakyaasinze okunyiiza abantu bwekijja ku perfomace yabwe ku stage
Asooka yye Benie Gunter. banji kubawagizi bbe bagamba nti omwami ono akuba obuyimba obubanyumila naye bwekijja ku stage performance ono akyabulamukko. Kino baakilabidde kukivulu kyeyabaddeko ekya patoranking ono bweyayimbye nga tewali yenyeenya
Adako yye vinka. Bnaji bagamba nti ono munyimbazze omuwala waamanyi naye ekisinga okunyiiza bwagenda ku stage okuyimba abeela nga atalina gas. Abawagizibbe bategezeza nti kale senga ono osanga akola live band yandibadde waakabi mukiffo kyokubuuka nga edoboozi alikaka
Adako bagambye daddy adrea: ono batutegeezeza nti musajja alabika okuyimba kunsonga za love naye nga ekinyiiza bwajja ku stage abowa okusinga ne stani. Banji kubawagizi bbe basasula okumulaba kyoka banyiiga nga byakozze tebiliiyo
Geosteady abantu naye baamwogeddeko: banno bagamba nti ono omusajja watabu bwekijja kukuyimba naye bwekijja kukukyamula abantu ono byaagana. Bategeezeza nti kale singa byona abilina osonga yandibadde musufu okusingawo
Jamal waiswa: Musajja amanyi amapenzi, agayimbako, ategeeza ebigambo bye, naye tamanyi kukyamula bantu. Buli mukazzi yegomba okulaba jamal nga ali ku stage naye ekisinga okunyiiza kya kusasula kumulaba nebanyiiga bunyiizi.