By: Shifrah Kayaga: Luno lwo lutalo silwakumala gagwaawo ella nomukulu butcher man asazeewo okutekawo obukwakulizo obugenda okumuyambako okujawo ebizibu ebili mu ghetto. Weekend ewedde, butcher man yasisinkana omukulembeze wegwanga Yoweri kagutta Museveni namusiima okubeela adivisor we bwekijja kubikwaatagana ne ghetto. Bwatyo omuyimbi ono yasalawo alambuze president ekili mu ghetto okutuuka nekiseela okumutwaala jebasiiga ekifananyi nye
Kinno kyamusanyusa nasalawo okutegeeza butcher man amuloopele buli kizibu kigenda mumaaso mu ghetto ella neki kyeyeetaga okubijawo. Butcher man yasazeewo okukola conference mwagendda okwogela kuki ekidako
Butcher man atadewo ebigenda okumuyambako nga ajawo abantu ababadde bamulemessa ella nasaba abantu bonna abawagila government eliko bamuyambeko kuba agali awamu gegaluma enyama