Eyatta mowzey radio asibidwa emyaka 13 e’luzira – Abawagizii bomugenzi bagambye kino ekibonelezo kitono. Gwe kki kyolowooza kunsalawo yakootti?

By: Shifrah Kayaga: Oluvanyuma lwomusango okubadde kumazze akaseela akawanvu mukooti nga banji beetaga okumanya omutuufu ani eyatta omugenzi mowzey radio abanji abamumanyi nga Moses ssekibombo

Wabula, kooti nayo ebadde ekola butaweela okusobola okulaba nga etuuka mukusalawo nga ekunganya obujulizzi obusobola okukwasaganya omusango. abeganda zomugenzi ekiseela kyabadde kituuse nga tebakyamanyi kigenda mumaaso kuba omusango gunno gubadde guludewo

Kinajukilwa nti omuyimbi mozey radio yaffa oluvanyuma lwokulwanagana ne bouncer mubaala elimu entebbe elimanyidwa nga Da Bar. bouncer ono kigambibwa nti olwafuna okuyombaganna ne radio namukwaata namukubawo omutwe ku seminti okukakana nga afudde

Egulo omusango gunno bagukomekeleza ella nebasalawo nti troy wakusibwa emyaka 13 nga kyasangidwa nti omusango gwamusize ogwokutta omuyimbi wabonna mowzey radio

 

Recommended For You

About the Author: admin