Eddy kenzo amaze neyeetondela remah kumbeela embi jeyamuyisaamu – Akiliza okugenda kumukologwe amuwagile mubufumbo obupya

By: Shifrah Kayaga: Buli kintu kituuka ekiseela nekigwaawo naye nemwana mulenzi edrisa musuuza abanji gwebamanyi nga eddy kenzo leelo abadde mwetowaze bweyetondedde remah namakula mu press conference jaakoze leelo

Kinajukilwa nti eddy kenzo wamu ne remah namakula babdde mubufumbo okumala emyaaka etaano wabula bayise mubuli kusoomozebwa okutasangika okusobola okulaba nga ekintu kyabwe kikwaatayo. Wabula kyaali kyanaku kenzo bweyalekawo remah munyumba ekyamuleetela okufunayo omusajja omupya

Reah wamu nemunnehamza baasalawo okukyaala ella nga okwanjula kwabwe kwakubeelawo nga 14 omwezi gwa november. Wabula eddy kenzo ajeewo enuggu yonna jabadde alina kumutima nasalawo okukiliza okugenda kumukolo gwa remah

Laba video

 

Recommended For You

About the Author: admin