By: Our reporter: Kyona ekili mu uganda kisuuse obukambwe kuba omuwala sherry matovu anaji gwebabadde bawa ekitiibwa ekyamanyi ayasamiliza abantu oluvanyuma lwokufulumya akatambi kobusegu
Sherry matovu abanji gwebamanyi nga omuyimbi yomu kubakazzi abakyaasinze okuwagila ebizigo byogweyelusa oluvanyuma lwabakazzi okwagala nga enyo okwelunga bave mukala yobudugavu baddeko mubantu abamyuffu
Wabula webwakaledde nga omwagalwa wabanji alumilizibwa okuyigiliza abanwala emize emibi nga munno mwemuli okuteekawo page zobuseegu eziyigiliza okunyoola ebiwato wamu nokwekubya obufananyi bwobuseegu