By: Our reporter: Leelo webwakeledde nga mukyaala mukulu senga justine nantume abaji gwebakazaako nanyinizo nga yaali kumimwa jaabantu oluvanyuma lwokusomesa abantu naatuka nokweyambula
Ono amanyikidwa nyo nga omuntu alambulula ensonga zobufumbo nga bwalaga kubantu ekituufu kki kyebalina okukola. Wabula, kuluno banji bagamba nti yandiba yabadde atamidde oluvanyuma lwokutuuka okusokoolayo ebeele nanoonya alikwaatako
Ssenga nantume wetwogelela nga yoomu kubasenga abakutte akatti wanno mu uganda ella nga tosobola kutegeka kivulu notamuteekako nokisuubila okukwaatayo. Ensonga lwaki bamutuuma nanyinizo lwakuba asomesa kukubumba omuwala yenna
Gwe kki kyolowooza kubasenga abagenda ku show nebatandika okweyambula olwo bakakase kubantu ekituufu kki kyebasomesa