By: Shifrah Kayaga: nga wabula saawa busaawa okwanjula kwa remah namakula wammu nemune doctor hamza sebunya kubeelewo, banji bulijjo bazze bebuuza lwaki asilise nyo
Abantu mukusooka baali bamanyi nti ekigenda mumaaso wakatti wa remah namakula nemune hamnza sebunya byaali byakiyaaye ellla nga banji baabilaba nga ebyobulimba. Wabula ensonga abakulu bazitadde ku level endaala mwebategesse emikolo
Wetwoogeelela nga okwanjula kwo kwengedde ella nga mwana muwala remah namakula yagenda okubeela omugole wolunaku lwenkya . Banji kubawagizi bbe besunze okulaba engeli omukyaala ono jagenda okunekanekanamu kuba kino akilindilidde ebanga
Yye eddy kenzo yasuubiza nti kakibbe kki ayina okugenda kumukolo gwamukwano gwe kuba tamulinaako buzibu atte nomwanawe alina okubeela okumpi nekitaawe omutuufu
Sooka olabe introduction shower jebaakoze