By: Shifrah Kayaga: Olunaku olwaalelo lwelunaku mulindwa ella nga wetwoogelela emikolo jaatandisse dda. Omukyaala rehemah namakula wammu nemunne dr ssebunya hamza basanyuffu nyo side ze nabingo
Wabula kinno tekilemeseza mukyaala ono kugenda mumaaso nakweebaza buli amubeeledewo olunaku olwaalelo nabuli abadde naye mukulwaana ebizibu byasisiinkanye. Leelo kwekwanjula kwa remah namakula wammu nemunne sebunya
Yye eddy kenzo yadusse dda mugwanga nga agambye nti alina biji ebyokola okusinga okugenda nga azuungila kumikolo ejitamukwaatako. Ono agambye mbu yye kyeyasigaza okukola munsi kwekuyimba mukiffo kya love
Laba video yemikola