By: Our Reporter: Kino kyebayita ensasaga wabula ne pengpeng wamu nemunne isma bakiguddeko abantu bwebabataamidde oluvanyuma lwokuvuma hamza wamu ne bobiwine
Isma olunaku lwaalelo ategeezeza nga baribe bwekali akakazzi akabbi akanaku ela nga tekalina mulamwa okujako okuleega empumi nekawanika obunyo. Kyoka nga yye bobiwine bamuvumye agamwa nga bwegali aganne
Kino kitaamiza nyoabantu nga beebuza ekituufu kki abantu banno kyebaali babakoze kubanga basusiza nyo edoogo nobunyoomi nga bavuma abantu baabwe kyoka nga mubutuufu banno babeela tebalina kyabakoze
Sooka olabe video