By: Shifrah Kayaga: OLuvanyuma lwa ebifaananyi ebyafulumye wakatti wa dorothy shonga ne habert habib nga bali mumukwaano ogwekitallo, olunaku lwegulo shasha brighton yavudeyo nasilisa buli eyabadde ayasama nga bwabagamba nti omusajja wuwe yekka
Sasah brighton kinajukilwa nti yafuna omusajja okuva ewa dorothy shonga nga omwami ono amanyindwa nga herbet yali mufumbo wampetta naabana basatu. Wabula, egulo limu ebifaananyi byabadde biyita nga balaga nti abantu banno bazeewo
Sasha brighton kyamunyiiziza okutuuka okweyita kawomera ella nalayila nti yye tagabanna musajja
laba video