By: Shifrah Kayaga: Buli muntu akola ebilunji asiimwa naye nomuzanyi wakatemba jajja bruce yagudde mubintu oluvanyuma lwomwogezi wa filimu VJ Jingo okumusisinkana neyeewunya
Jajja bruce nga amanya gge amatuufu yye sentongo bruce yomu kubantu abatadde katemba wa uganda kuntiko. Ono yatandika okuzanya ebintu bwebiti nga akyaali muto dala ekyaleetela’nga jajja we okwewunya ebintu byakola
Bwotunuulila engeli jajja bruce jakolamu ebintu bye, eyawukanila dala kubantu abalala. Ono akola kugwakwogelela filimu ella nga muno ajeemu obwaagazi bunji nadala elli bana’uganda nabantu abalala emitala wa mayanja
Sooka olabe wanno nga sisiinkanye VJ Jingo