Bino biswaaza, abantu balabye video ya bebecool nebawunga – paka katti bakyeebuza ekituufu kki kyeyali akola nemusajja munne

By: Our Reporter: Olumu ebifaananyi bikubwa mungeli ezenjawulo nebileetela abantu okulowooza okusingako weyandikomye kyoka nga olumu tebibeela bituufu

Omuyimbi bebecool yakubwa ekifaananyi nga alina munne gweyali ali-naanye nga bawayaamu. Kyoka webwaakeledde nga ekifaananyi kinno kikutte wansi newagulu nga abantu bonna balowooza yali kumusajja munne

Bino olwatugudde mumatu kwekusalawo tunoonyeleze ekituufu kyaali kki kyoka okubizuula nga batugamba nti ono yali alina muyimbi gwakuba kaama kyoka eyakwaata yakwaata bintu bitakwatagana

Recommended For You

About the Author: admin