By: Shifrah Kayaga: Luno olunabe lwo silwaakugwa katti wabula nemwana mulenzi mc kats asobedde abantu oluvanyuma lwebintu byazze akola ebanga eliyise
Mc kats kigambibwa nti okuva bweyakyaawa mukazi we abadde tabeela kyekimu kuba abamu baatuka nokulowooza nti oba ono wire zze ezimu zaakutuka kko naye nga yye yategeeza abantu nti akyaali mulamu bulunji
Juuzi wanno yagenda nasasamaza abantu bweyatandika okutimba ebimu kubyeefuna byazze akola ella nabategeeza nti tebaddamu kumuyita mwavu kyoka nga atte alina kubintu ebiwela munyuumba
laba video: