By: Our Reporter: Katonda nga anaakuwa munange nenumme ezaala naye nemwana mulenzi ono Sharif Ali Sherif yoomu kubavubuka abakyaakubya bulyoomu obwaama oluvanyuma lwokusukuluma kubasuubuzi bomukampala
Sharif Ali yasomela Makerere University ella nga olwaali okumala emisomo yaffunilawo omukisa okweyongelayo okusoma E chaina atte jeyafuna emikwaano ejamuyingiza mubusuubuzi okutuuka okufuuka owetutumu mu chaina wamu nne mu Uganda
Sherif yali muvubuka omwetowazze ella’nga bakadde’be omwami salongo wamu nebatoobe bebamuwaliliza okufuuka omuvubuka owomukisa okutuuka okwogelwaako nga bulyoomu yeebuza omwana omutto yatuuka atya kubuwanguzi
Ekyewunyisa kumuvubuka ono tayagala muyitta manya agenjawulo omuli omusama oba eyakolamu kuba yye akiliza nti katonda yaleeta ella yajawo nolwekyo akasente kaafuna akakozesa okuyamba abalala abatalina