By: Our reporter: Kino kyebayita ensasage naye banange nemwana mulenzi peng peng atukubye akavulu bwawaanye maama fiina mulujudde nga omukazzi akyasinze okuwooma
Kinajukilwa nti wakatti womwaka gunno ensasagge yagwaawo oluvanyuma lwa maama phiina okukyaalako e swedden ellanga mwana mulenzi peng peng ne isma bebamuwa esanyu olwokugendayo okuwumuza ebbilowoozo
Wabula, abantu abenjawulo baayogela nga peng peng ne maama phina bwebayiinza okubeela nga bakwasaganyiza ekintu nga enjogela yenakuzino bweeli naye nga naffe tetumanyi kki ekyaabawo
Yiino video