Fresh Kid ayimbidde museveni naafa esanyu – Amuwadde ebilabbo abantu nebawunga nga akaana kagudde mubintu

By: Shifrah Kayaga: Omuyimbi fresh kid nga ono mutto dala mumyaaka yagudde mubintu oluvanyuma lwokuyimbila bba MPs enyiimba ezinyuma nebasigala nga bamagalidde

Fresh kid kinajukilwa nti yatandika dda nga akyaali muto nyo okuyimba ella nga ono yali ayimbila mumadaala agenjawulo. Wabula okuva omukulu manager francis weyamukwaata kumukono ono abadde afuuse owetutumu

Ba mps basiimye ekitonne kyomwana ono ella nga buli olwabadde okuyimba obwedda banno bamufuuwa sente ezitamanyidwa muwendo ella nga wanno yasanyusse nyo abantu nga bamusasula

Laba video

Recommended For You

About the Author: admin