By: Our Reporter: Oluvanyuma lwomukulu mc kats abanji gwebamanyi nga kats Katamba okuvaayo nakakasa abantu nga bwalina endwaadde ya siliimu nne nimonia, Ensi yasigadde mukutya
Banji kubantu bakiwagidde ate abanda nga beebuza nti lwaki ekintu bwekitti akikozo kyoka nga tamazze kuffa kungeli ekigambo bwekitti bwekigenda kwonoona bulamu bwa fille wamu nabaana baabwe
Wabula, banji bamazze nebayogela nti ekituufu kyandibba nti fille yeyasiiga mc kats siliimu kuba omwami ono kuva dda nga yye yeeyita mulamu
Laba video