Kituufu ebyokusika tebinyuma, Nze mpagila minister Peace Mutuunzo kuba ebyo’kukyaalila ensiko bimala budde – Martha Kay awagidde

By: Our Reporter: Oluvanyuma lwomukulu akulila ebya culture and gender Peace mutuunzo okuvaayo nategeeza nga ebintu byokukyaalila ensiko bwebimala obudde, abantu abenjawulo bawagidde

Newankubadde banji kino baakilaba nga kuyingilila byabuwangwa, abamu kuba nayuganda baavudeyo okutegeeza nti mubutuufu abakyaala bayita mubulumi kyoka nga byebakola tebilina kyebibayamba

Banji bagambye nti okukyaalila ensiko kimala budde kyoka abalala nebategeeza nti kino kyabuwangwa ella buli muntu alina okukikola okusobola okutyuukiliza obukwakulizo bwomukazi atuukilidde

 

Recommended For You

About the Author: admin