By: Our Reporter: Luno lwe silwaakugwa katti kuba mwana muwala cindy sanyu yye musanyuffu nyo ella ali mubulamu obutagambika nga wanno abawagizi bbe bakiguddeko kulunaku lwa rude boy
Cindy yazze okuyimba wamu nabayimbi abalala omwabadde Clever J eyakuba waako, bebecool, nabayimbi abalala banji. Wabula ekisesa mubyona bya cindy kuleega kantu nga akalaga abantu ekyabasabalaza
Cindy olwabuzidwa kunsonga zinno, yagambye nti yye ebyensi yabivaako