By: Shifrah Kayaga: Oluvanyuma lwomuyimbi Pallaso okuvaayo nakola video mukilo nga akubila ba nayuganda omulanga bamuyambe kuba bamukubye okufaako obuffi e south africa
Wabula, abantu banji baatidde nyo ella bwebatyo nebatandika okutambuza video olwo abaamubadde okumpi Nebadukilawo okumuwa obuyambi bwatyo nebamudusa mudwaalilo okumuwa obujanjabbi
Choka binno abantu olwabiwulidde banji kuba baasese busesi nga bagamba nti ono mufere bufere ekyaakabiza pallaso
Laba video