By: Shifrah Kayaga: Omuyimbi Henry Mwanjje akutusse omutima bwawulidde nti omuyimbi grace khan natte yakyaayidwa butto oluvanyuma lwa kojja kitonsa okuvaayo nayogela ebitakwaatagana
Kinajukilwa nti grace khan abadde mumukwaano gwankukuttu nne kojja kitonsa kyoka oluvanyuma lwemyeezi mukaaga, Kojja kitoonsa yasalawo okudayo ewomukyaalawe eyasooka olwo naasulawo grace khan
Kitonsa teyakomye okwo wabula yayongeddeko nti grace khan muwala atalina mpisa agenda avuma bulyoomu ekintu ekyaletedde Henry Mwanjje okuyiwa amaziga nga agaamba nti bambi ebyo byona biffu
Grace khan azze akyayibwa abantu abenjawulo okugeza nga Jovan luzinda eyakuyimbila emboosela nabantu abalala banji