By: Our Reporter: Piira Ssematimba kyona kyekili wakusigala nga asasamaza abantu olwengeli jaakolamu emilimujje etaliimu wadde okweguya wadde okwegayilila
Ono juuzi yagenzze natuula ebibuuzo bya S.6 ella byagenzze okudda nga afunye points 13. Wabula ekyasiinze okumutiis4e yengeli bana’uganda jebaabadde bamuvuma’mu nga bagamba nti teyasobodde wadde okuyita literature
Wabula ono yabaweeleza omulilo nga abategeeza nti kakibbe kki yye tasobola kutuula mu class zezimu neba’nayuganda abasilu kuba abasingila wala ekintu bbo kyebabuusa amaaso nebayingilila ebitabakwaata’kko
Laba video