By: Shifrah Kayaga: Luno lwebayita olutalo sinziggu naye nemwana mulenzi pallaso ataamye bwatabukidde munakatemba kato lubwaama abantu nebaffa enseeko
Pallaso juuzi yagenda nafuna ebizibu ella nga wanno abantu abenjawulo baavayo nebayogela ebitakwaatagana nga bagamba nti ono yeyateekawo katemba we naye nga ekituufu yali talina kyaabadde
Kinno kyamunyiiza nyo oluvanyuma lwokukubwa emizibu nga ali e south africa abanji byebaagamba nti biffu ono tewali yamukuba naye yali ayagala abantu bamujukile. Pallaso avudeyo nataamila omu kwomu kubamuvuma nga kato lubwaama bamuweeleza ebizibu