Grace Khan Yaloga Mukazzi’wange Nagwa Edalu – Jovan Luzinda Akaabye nga Anyumya Ebizibu Byalabye Olwedogo lya Grace

By: Shifrah Kayaga: Naye nga kiki ekigenda mumaaso mugwanga banange. Kulwaki omusajja bwakugaana atte osalawo kuloga mukazii’we .

Jovan luzinda olunaku olwaalelo avudeyo nanyonyola kunsonga zedogo lya grace khan okutuuka okumukaabya nga buli mukazii gwaafuna agwa edalu wamu natandika okudukila kunguudo

Jovan kinajukilwa nti yaliko muninkini wa grace khan ella oluvanyuma lwokwawukana nne grace khan, grace yasalawo natandika okuloga omusajja okutuuka okusuula buli muwala gweyafuna’nga edalu

Recommended For You

About the Author: admin