By: Our Reporter: Banange omukyaala ono asaba kumagezzi. Amanya sijja kugoogela naye nga nina emyaaka 22. okuva lwenazaalibwa, sikwanibwa nga’ko kumusajja yenna ekintu ekindeetede okwelaliikilia
Ndabye abakyaala banji ella ndabye nga bafunna ababeezi byebatyo nebazaala naabana. Nze kutuuka kumyaaka 22 tewali musajja yali azze mbu akwaana oba ankiinako. kinno neebuza kiva kuki.
Nsaba kumagezzi. nkoleki?